Lino lye kkuumiro erisinga okuba ery'amaanyi mu nsi yonna!!
PAAPA Theodorous II nga y’atwala Obusodokisi mu Afi rika waakuzimbira Uganda ettendekero ly’obusawo n’ebyobulamu okutumbula ebyobulamu bw’abantu.
MINISITA omubeezi ow’ebyettaka,Dr. Sam Mayanja annyonnyodde ku Public Land n’olugendo lwayo yonna gye yatandikira, amateeka agagifuga n’engeri gy’erina okukwatibwamu.
AMAGYE geegaanyi okubeera n’akakwate ku kukwatibwa kwa ssaabakunzi wa NUP, Fred Nyanzi Ssentamu ku Mmande.
BANNAKATEMBA ba Ebonies bacamudde abawagizi n’omuzannyo gwa Valentayini ogwa In the name of love, ogwabaddeyo ku wiikendi ku Theater Labonita.
John Robert Osuu, chairperson of the Teso zone, stated that the inspection aims to identify the school with the best facilities in preparation for the zonal championship scheduled for April 2025.
AKULIRA ekitongole ekibunyisa amasanyalaze (Uganda Electricity Generation Company Limited) Harrison Mutikanga ategeezezza ababaka nti singa ebibbiro ly’amasanyalaze erya Isimba teriddabirizibwa, ...
Kevin Nabirye, omutuuze ku kyalo Buguwa mu muluka gwa Kawaga mu ggombolola y'e Bulawoli e Kamuli, y'akwatiddwa ...
Can elections be won without excessive spending? Or has money completely taken over Uganda’s democracy?
OMUTUKUVU Paapa Francis embeera y’obulamu bwe yeeraliikirizza Abakatoliki okwetooloola ensi, bwe bamuwadde ekitanda mu ddwaaliro oluvannyuma lw’okufuna okukaluubirizibwa mu kussa.
MU kaweefube w’okusembeza obujjanjabi ku muntu wa wansi, Bishop Arnold Muwonge atandiseewo eddwaliro ly’agamba nti lyakuyamba mu kujjanjaba abawejjere.